AGENZE LYRICS BY BEBE COOL::UGANDAN MP3 LYRICS DOWNLOADS
Agenze Agenze
Agenze oohoohoo
Agenze oohoohoo
Chorus
Mama wa Baanabange
Komawo eka Mukwano
Ofumbe
Ab'ebiganbo baaveko
Bakuyinula Mukwano Ofumbe
Komawo eka Mukwano
Ofumbe
Ab'ebiganbo baaveko
Bakuyinula Mukwano Ofumbe
Mama wa Baanabange
Gwenjagadde
Mubulamu Bwange
nenkuwanantyo
Nenkubita bita nensuuta Gwe
Ogenze Ogenzee
Gwenjagadde
Mubulamu Bwange
nenkuwanantyo
Nenkubita bita nensuuta Gwe
Ogenze Ogenzee
Wenakusangira Wansibiza nti
Bulamu nekufa, Olisigala nange
Nonkubamu Embooko zange musanvu
Bulamu nekufa, Olisigala nange
Nonkubamu Embooko zange musanvu
Mama Wabanna Kyokooze kikyamu
Okuwuliriza Ebigambo byabo abateesi
Bateggeka bapangulula
Okuwuliriza Ebigambo byabo abateesi
Bateggeka bapangulula